Detailed Page for
News Source
News Source
Bukedde
Kampala, Uganda
.
News Source
:
City
:
Kampala
Country
:
Uganda
URL
:
Media Type
:
Newspaper
Media Focus
:
General Interest
Language
:
News Feed
:
Available
News Headlines from Bukedde
Showing 751 to 760 of 1271
Abakungu balwanye
Sat, 18 Jun 2011 06:35:14
ABAKOZI ku Disitulikiti y’e Luweero baalabye firimu ng’avunaanyizibwa ku nsonga z’abakozi, Joseph Ssebunnya yeeriga n’omuwanika wa Disitulikiti, Godfrey Ssegawa mu luggya lw’ekitebe.
Bakaluba awoza gwa kugulirira
Sat, 18 Jun 2011 06:31:55
OMUBAKA Rev. Peter Bakaluba Mukasa (Mukono South) bamulumirizza okugulirira abalonzi. Mary Nalugo Ssekiziyivu eyamuvuganya ye yamukubye mu mbuga ng’ayagala kkooti emusazeemu nti yamenya amateeka g’ebyokulonda.
Bahati alondeddwa
Sat, 18 Jun 2011 06:15:10
ABADDE omwogezi w’akabondo ka NRM mu Palamenti, David Bahati (Ndorwa West), alondeddwa okumyuka Nampala wa Gavumenti, Ying. John Nasasira.
‘Munsonyiwe mbadde nnoonya mmaali ya nkya’
Fri, 17 Jun 2011 12:44:41

EYAVUZE bodaboda ng’atamidde amaaso gamumyukidde ku poliisi. Bavuzi banne bwe bamuwazeewaze ne bamutwala ku poliisi y’e Mukono n’aggalirwa. Apollo Turyamureeba 26, avugira ku siteegi y’e Katoogo e Mukono ye yagudde ku k... Read More
Ab’e Kireka -Namugongo beegugunze
Fri, 17 Jun 2011 06:33:24
BAddereeva ba takisi ab’oku siteegi y’e Kireka-Namugongo beegugunze nga bawakanya abasolooza omusolo gwa ttenda yaabwe okubateerawo omusolo omupya ogubanyigiriza.
Ab’e Luweero abafuka buli wantu bajja kufeesa
Fri, 17 Jun 2011 06:32:35
ABAKIISE b’ekibuga Luweero bayisizza embalirira y’omwaka 2011/12 nga ya kuwemmenta 1,019,314,976/-. Avunaanyizibwa ku byensimbi ku lukiiko lw’ekibuga, Paul Mukungu Senyonga ng’ayanjulira abakiise embalirira yasabye aba... Read More
Omuyizi akwasizza omusomesa
Fri, 17 Jun 2011 06:28:50
POLIISI y’e Sironko ekutte omusomesa agambibwa okusobya ku muyizi gw’asomesa.
Poliisi ekutte ennyama y’ente ze babbye e Salaama
Fri, 17 Jun 2011 06:25:53
POLIISI ekoze ekikwekweto ng’enoonya ababbye ente ku abatuuze b’e Salaama-Munyonyo ne bazisala ennyama ne bagitwala mu bbuca n’egikwatirayo.
Mao agenze mu Amerika kuteesa ku by’amafuta
Fri, 17 Jun 2011 06:22:53
PULEZIDENTI wa DP, Norbert Mao atuuse mu Amerika okusisinkana abakungu ab’enjawulo okwogera ku nsonga z’amafuta ga Uganda.
Akwatiddwa ku by’okuwamba omuyizi
Fri, 17 Jun 2011 06:21:06
OMUSAJJA abadde anoonyezebwa poliisi okumala omwezi mulamba ku misango gy’okuwamba omuyizi wa P.7 omuwala e Mityana n’amusobyako okumala emyezi mukaaga poliisi emusanze yeekalakaasiza ku kkooti awaabadde Besigye n’emukwa... Read More


Bukedde




